OMUSUMBA w'e Masaka omuwummuze John Baptist Kaggwa y'ayimbye Missa ey'entebe enjerere mu lutikko e Kitovu ng'aliwamu n'abasaseroddooti babiri n'abasisita bana. Bp Kaggwa yeebazizza Pulezidenti Museveni...