KALANTIINI ya Corona oyinza okugiyita kasobeza! Erina abaagalana b'ewadde akaseko ku matama. Kubanga bafunye omukisa okunyumyaako n'abasajja baabwe ababadde batasiibako waka. Ne bafuna n'omukisa okubalaga...