Bya Stuart Yiga GAVUMENTI kyadaaki etongozza okutandika okuwa abantu abali mu bwetaavu emmere omuli kkiro z'akawunga ka kasooli mukaaga, n'ebijanjaalo kkiro 3, eri buli muntu ali mu bwetaavu. Ssaabaministita...