Eki biina ekirwanirira eddembe ly'abakyala ekya Uganet nga kiri n'eyaliko minista w'okukwasisa empisa, Miria Matembe bakwasizza Poliisi omuwala Stella Nandawula, 29, agambibwa nti Bryan White abadde amutulugunya...