Amyuka RDC n'ayambibwako Poliisi bazinzeeko loogi n'amabbaala ebibadde bikola mu nkukutu
AMYUKA omubaka wa Gavumenti e Kalungu Hajat Sarah Nanyanzi ng'ayambibwako abakuumaddembe akoze ebikwekweto mu loogi n'amabbaala ebibadde bikola mu nkukutu. Bino baddewo mu kiro ekikeesezza olweero...