Waabaddewo akasattiro ku kitebe kya disitulikiti y'e Mpigi abooluganda bwe bagumbye ku ofiisi ya RDC w'e Mpigi n'omulambo gwa munnaabwe nga baagala ebbaluwa okugutambuliza mu takisi okugenda e Msaka okuziika...