Ekizinga ekitambula kizuuliddwa e Buvuma nga kyolekedde Jinja ku ddaamu y’amasannyalaze
Ekizinga kino ekiwezaako yiika nga 5 kyasangiddwa wakati w'ebizinga okuli; Lyabaana, Bugaya ne Muwama ku nnyanja Nalubaale mu disitulikiti y'e Buvuma ku Lwokusatu. Abakulembeze okuli omubaka wa palamenti...