AKAKIIKO akafuga emizannyo mu ggwanga (NCS) kafulumizza ebiragiro ebigenda okugobererwa emizannyo amangu ddala nga Pulezidenti aggyeewo omuggalo olwa Corona. Ebiragiro bya NCS biddiridde minisita w'Ebyenjigiriza...