Mulimu emiko egisomesa omuyizi wa P4 ne P5 mu Math, English, Science ne SST.
Aba FDC batabuse ne Stella Nyanzi ku bya People Power.
Abaayimbulwa ku bya Kawesi 6 babuziddwaawo era omu bamukubye essasi mu kugulu nga bamukwata.
Tukulaze engeri gye boongedde akazito ku ttakisi ne bodaboda.
Mu byemizannyo: Omuzannyi Neymar ayogedde ebimunyiga. Tukugattiddeko n'ebiri mu katala k'abazannyi mu Bulaaya.
Oyo ye Bukedde agula 1,000/- zokka.