Friday, June 12, 2020

Kasirye Ggwanga aziikibwa leero: Pulogulaamu y'okumuziika yiino

  • Essaawa 12:00 ku makya omulambo guva e Bombo
  • Essaawa 3:00 ku makya omulambo gutuuka e Mityana
  • Ssaawa 4:00 ku makya okwogera okuva eri: Ffamire, UPDF, Ofiisi ya Pulezidenti ne Gavumentil
  • Okusaba
  • Emizinga
  • Ssaawa 6:00 mu ttuntu okuziika.
GGWANGA BAAKUMUKUBIRA EMIZINGA 13
Omwogezi wa UPDF, Brig. Richard Karemire yagambye nti, omujaasi ali ku ddaala lya Major General Kasirye ggwanga kw'afiiridde wadde aba yawummula, bamukubira emizinga 13.
Omumyuka we Lt. Col. Deo Akiiki yategeezezza nti, emizinga gye bakuba gisinziira ku ddaala omuntu kw'abadde mu magye.

Related Posts Plugin for WordPress, Blogger...

Popular Posts