Monday, July 6, 2020

Kaabuyonjo y'akatale k'e Nakawa ebasattiza

Kaabuyonjo y'akatale k'e Nakawa ebasattiza

Bano baategeezezza Mmeeya nti mu kiseera kino ekya Corona babadde bafubye okukuuma obuyonjo wabula kati abantu we basanga we bakyama. Basabye Mmeeya Balimwezo abakkirize beddukanyize kaabuyonjo yaabwe.

Balimwezo yabagumizza nti baakusalawo n'olukiiko olufuzi olw'e Nakawa ku ky'okukola.

N'agattako nti singa KCCA eneeremwa okukakasa nti ejja kuggyangamu obubi mu kaabuyonjo eno buli lunaku, bajja kuwalirizibwa okugikwasa abasuubuzi bagyeddukanyize.

Related Posts Plugin for WordPress, Blogger...

Popular Posts