Thursday, July 16, 2020

Ttiimu za Premier zeesunga tulansifa

Ttiimu za Premier zeesunga tulansifa

Akatale kano kaakumala emyezi ebiri n'ekitundu (wiiki 10) nga kasuubirwa okujjumbirwa bakirimaanyi naddala Man City, ManU ne Chelsea ezaagala okusuuza Liverpool ekikopo.

ManU yeesibye nnyo ku Jadon Sancho (Dortmund), Jack Grealish (Aston Villa) ne Koulibaly (Napoli) sso nga Man City eyagala omuzibizi Nathan Ake (Bournemouth), Soyuncu (Leicester) ate Arsenal efiira ku Thomas Partey owa Atletico Madrid

Related Posts Plugin for WordPress, Blogger...

Popular Posts