Ku lunaku olw'okuna, ng'ayita ku mukutu gwe ogwa (Instagram), yawanise ekifaananyi ky'engalo ze nga kuliko empeta emusaba obufumbo. Kino abamugoberera ku mukutu guno baamulaze essanyu ne bamuyozaayoza okutuuka ku buwanguzi. Wabula abalala tebaakisanyukide nga bagamba akyali buggye. Emyezi (3) emabega, Omumbejja yakola akabaga k'amazaalibwa ge ag'emyaka 19 mu kifo ekimu mu Kampala. Akabaga kano kaali ka kwambala bukookoolo era yawerekebwako famine ye okwali Omumbejja Victoria Nkinzi, Omumbejja Joan Nassolo n'abalala. Emabegako awo kinnajukirwa nti Omumbejja Nkinzi naye yakkiriza okufumbirwa omuvubuka amanyiddwa nga Gareth Onyango. Wuuno omulenzi asabye okuwasa Omumbejja Victoria Nkinzi Ssangalyambogo aggaddewo empaka za Nnabagereka Cup: Acamudde abayizi aggaddewo empaka za Nnabagereka Cup: Acamudde abayizi
Popular Posts
-
HERBERT Twine (wakati) eyakuyimbira ennyimba nga 'Saabisaanira, Sibyakyama, Ompangudde ne Siryerabira ...
-
EMBEERA y'akabuga Lukaya ku luguudo lwa Kampala-Masaka ekyali ya kimpoowoze okuva omuggalo gwa Corona...
-
Scientists are putting an herbal remedy from Madagascar, purported to cure COVID-19, to the test. Researchers at Germany's Max Planck ...
-
Police in Mubende district have launched a manhunt for Khalisiti Mutatina, who is accused of stabbing to death his wife's lover, Ignitio...
-
In many homes around Jebel Boma county, dinner consists of bitter-tasting leaves that can be picked off the bushes outside. The leaves are...
-
EGGWANGA we libeeredde mu muggalo, abantu babadde ku mudido gwa bibbala ng'omwav...
-
ABATUUZE okuva mu byalo 10 ebikola omuluka gw'e Kasubi beeyiye mu bungi ku ssom...
-
Hima Cement Limited has agreed to surrender back over 30 acres of land it irregularly acquired in Mwello parish in Mulanda sub-county in Tor...