PATRICK Oboi Amuriat (POA) eyeesimbyewo ku bwa pulezidenti owa FDC ayolekera Kabale naye asoose ku ssundiro ly'amafuta e Biharwe-Mbarara nga wano abawagizi olufunye amawulire nti POA wali ne batandika okwesomba omu kw'omu okumubuuzaako.