EKITONGOLE ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya (UNEB) kyongezaayo okwewandiisa kw'abayizi abali mu bibiina ebyakamalirizo okuva nga November 20 okutuuka nga November 30 omwaka guno.
Bino biri mu kiwandiiko ekifulumiddwa ssaabawandiisi wa UNEB Dan Odongo.
Odongo akikaatirizza nti tewali muyizi yenna ajja kuwandiisibwa kikeerezi kubanga abayizi basigazaayo akaseera katono nnyo bakole ebigezo byakamalirizo.
Noolwekyo alabudde abazadde, abayizi n'amasomero beewandiise mangu mu kiseera kino ekiteereddwaawo.
Thursday, November 12, 2020
Ekitongole ky'ebigezo ekya UNEB kyongezaayo okwewandiisa
Popular Posts
-
HERBERT Twine (wakati) eyakuyimbira ennyimba nga 'Saabisaanira, Sibyakyama, Ompangudde ne Siryerabira ...
-
EMBEERA y'akabuga Lukaya ku luguudo lwa Kampala-Masaka ekyali ya kimpoowoze okuva omuggalo gwa Corona...
-
Scientists are putting an herbal remedy from Madagascar, purported to cure COVID-19, to the test. Researchers at Germany's Max Planck ...
-
Police in Mubende district have launched a manhunt for Khalisiti Mutatina, who is accused of stabbing to death his wife's lover, Ignitio...
-
In many homes around Jebel Boma county, dinner consists of bitter-tasting leaves that can be picked off the bushes outside. The leaves are...
-
EGGWANGA we libeeredde mu muggalo, abantu babadde ku mudido gwa bibbala ng'omwav...
-
ABATUUZE okuva mu byalo 10 ebikola omuluka gw'e Kasubi beeyiye mu bungi ku ssom...
-
Hima Cement Limited has agreed to surrender back over 30 acres of land it irregularly acquired in Mwello parish in Mulanda sub-county in Tor...