Robert Kyagulanyi Ssentamu eyeesimbyewo ku bwa pulezidenti ayanirizidwa mu mizira e Katakwi ne Amuria abawagizi be bwe beerabidde amateeka ga Covid ne beeyiwa mu kisaawe ky'e Katakwi.