Musajja mukulu ono twamuguddeko mu kibuga Kampala ku kizimbe kya Gazaland ng'aliko omukyala gwanyumya naye. Omukyala yabadde atudde wansi ng'omusajja akutamye kyokka ng'emikono gye agiwummuzza ku bisambi by'omukazi. Twakitegeddeko nti y'omu ku bakazi abatunda obuviiri ku nguudo n'okuyita abakazi babasibe enviiri. Baaluddewo nga banyumya kyokka ng'abayise n'abantu ababeetoolodde bali mu kwewuunaganya n'okwekuba obwama nga beebuuza gye baliko n'abamu okulowooza nti Muzeeyi yabadde atokota omukyala ate abalala nti kirabika baabadde banyumya ku mbeera y'okwekalakaasa eyaliwo gye buvuddeko nga bwe yabakosezza ennyo. Kyokka waliwo abavubuka abaawuliddwa nga beeyogeza nti, tomanya oyinza okulaba Muzeeyi oyo ng'ali mu kutega kibatu. Kyokka abamu ne babiwakanya nga bagamba nti kirabika baliko bye baabadde banyumya n'oluusi okusanga nga mukwano gwe.
Popular Posts
-
HERBERT Twine (wakati) eyakuyimbira ennyimba nga 'Saabisaanira, Sibyakyama, Ompangudde ne Siryerabira ...
-
Police in Mubende district have launched a manhunt for Khalisiti Mutatina, who is accused of stabbing to death his wife's lover, Ignitio...
-
EMBEERA y'akabuga Lukaya ku luguudo lwa Kampala-Masaka ekyali ya kimpoowoze okuva omuggalo gwa Corona...
-
EGGWANGA we libeeredde mu muggalo, abantu babadde ku mudido gwa bibbala ng'omwav...
-
Scientists are putting an herbal remedy from Madagascar, purported to cure COVID-19, to the test. Researchers at Germany's Max Planck ...
-
In many homes around Jebel Boma county, dinner consists of bitter-tasting leaves that can be picked off the bushes outside. The leaves are...
-
For over the past year, Dfcu bank has received criticism for being reluctant with data security after leakage of vital information like bank...
-
ABATUUZE okuva mu byalo 10 ebikola omuluka gw'e Kasubi beeyiye mu bungi ku ssom...