Paapa Francis waakwogerako n'abe disitukiti y'e Bugiri ku lunaku lw'ebijaguzo lw'ebyobuvubi mu ggwanga ku Lwomukaaga olujja nga November 21, 2020.
Aba Minisitule y'ebyobulimi, ebisolo n'obuvubi abategese omukolo guno nga bayambibwaako banywanyi baabwe, bakakasizza nga Paapa Francis bw'ajja okwogerako n'abantu ku lunaku luno.
Joyce Ikwaput Nyeko omukungu mu kitongole ky'ebyobuvubi yategeezezza abaamawulire mu Kampala nti Paapa ajja kwogera wakati w'essaawa 4:00 ne 5:00 ez'oku makya. Obubaka buno bujja kuba ku katambi ka vidiyo okuva e Vatican mu Rome.
Thursday, November 12, 2020
Paapa Francis waakwogerako n'abe disitukiti y'e Bugiri
Popular Posts
-
HERBERT Twine (wakati) eyakuyimbira ennyimba nga 'Saabisaanira, Sibyakyama, Ompangudde ne Siryerabira ...
-
EMBEERA y'akabuga Lukaya ku luguudo lwa Kampala-Masaka ekyali ya kimpoowoze okuva omuggalo gwa Corona...
-
Scientists are putting an herbal remedy from Madagascar, purported to cure COVID-19, to the test. Researchers at Germany's Max Planck ...
-
Police in Mubende district have launched a manhunt for Khalisiti Mutatina, who is accused of stabbing to death his wife's lover, Ignitio...
-
In many homes around Jebel Boma county, dinner consists of bitter-tasting leaves that can be picked off the bushes outside. The leaves are...
-
EGGWANGA we libeeredde mu muggalo, abantu babadde ku mudido gwa bibbala ng'omwav...
-
ABATUUZE okuva mu byalo 10 ebikola omuluka gw'e Kasubi beeyiye mu bungi ku ssom...
-
Hima Cement Limited has agreed to surrender back over 30 acres of land it irregularly acquired in Mwello parish in Mulanda sub-county in Tor...