Monday, December 28, 2020

Ssuuna Ben ne Vilan bakyavimba

Ssuuna Ben ne Vilan bakyavimba

SSUUNA Ben owa Bukedde Fa Ma atambula avimba! Omanyi y'omu ku baawangudde awaadi ezategekeddwa aba HI Skool Awards.

Ssuuna (waggulu ku ddyo) yawangudde awaadi ssatu okuli eya pulizenta wa leediyo omusajja asinze omwaka guno, DJ asinze ne ttiimu esinze (nga eyiye ye ttiimu ya Ssuuna Ben Owensasagge).

Ate omuyimbi Vilan (wansi ku ddyo) naye yawangudde awaadi y'omuyimbi asinze amavoko omwaka guno.

Related Posts Plugin for WordPress, Blogger...

Popular Posts