
Patrick Oboi Amuriat owa FDC eyeesimbyewo ku bwapulezidenti, akyaddeko ku kiggwa Kya Katosa Parish, mu distulikiti y'e Kyenjojo awasibuka Adolf Tibeyarirwa, omu kubajulizi abattibwa.
Ono n'abajulizi abalala bajjukirwa nga January 27, ate wonna awamu ne bakola emikolo nga June 3, e Namugongo.