Thursday, February 4, 2021

TUKYAYONGERA OBUJULIZI - NUP

TUKYAYONGERA OBUJULIZI - NUP

Looya wa NUP Anthony Wameri yagambye nti bamaze okufuna obujulizi obulala bw'abantu 300 bwe bagenda okuleeta okugatta kw'obwo bwe baleeta ku Mmande nga bawaabira Museveni.

Yagambye nti, "Kati tumaze okuwa Museveni empaaba yaffe kye tuzzaako kya kukuba kirayiro mu kkooti ekiraga nti tukoze ogwaffe ng'amateeka bwe googera era kati Museveni tasobola kwegaana nti tetwamuwa mpaaba", Wameri bwe yakikkaatirizza.

Related Posts Plugin for WordPress, Blogger...

Popular Posts