Nnaabagereka wa Buganda, Sylvia Nagginda yeetabye ku mukolo gw'okuwerekera omwoyo gw'omugenzi Dr. Cyprian Kizito Lwanga, abadde Ssaabasumba w'essazza ekkulu erya Kampala.