Thursday, April 8, 2021

Omulangira Ssimbwa eyasimattuka okufiira mu lyato afudde

Omulangira Ssimbwa eyasimattuka okufiira mu lyato afudde

Omulangira Arnold Ssimbwa afudde. Ono ye Muzzukkulu wa Ssekabaka Muteesa II omukulu era y'omu ku baasimattuka akabenje k'eryato akaaliwo ku nnyanja Nalubaale nga November 24, 2018.

Ssimbwa yafuna 'stroke' oba kiyite okusannyalala bw'atyo n'atwalibwa mu ddwaliro gy'abadde mu kkoma okumala ebbanga naye tasobodde kuvaayo.

Ono azaalibwa David Golooba, mukulu wa Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II.

EBIRALA....

Omulangira Ssimbwa lwe yasimattuka okufiira mu lyato n'alokoka: 'Katonda namusaba antaase nkuze abaana'

 

https://www.bukedde.co.ug/ag%E2%80%99eggwanga/1490757/omulangira-eyasimattuse-okufiira-mu-lyato-alokose-katonda-namusaba-antaase-nkuze-abaana

Related Posts Plugin for WordPress, Blogger...

Popular Posts