Deborah Wannume amyuka omuwandiisi wa kkooti y'e Mubende yagenze ku ttaka eriwezaako yiika 250 erisangibwa e Kyetotoggolo-Lwamayiba mu ggombolola y'e Lwamata e Kiboga ku Lwokubiri okugonjoola okusika omuguwa...