Poliisi eggalidde abagambibwa okujingirira eddagala eriyiza Coronavirus
Abaakwatiddwa mu kikwekweto ekyakoleddwa ku Lwokuna kumakya ye Stephen Night ne mukazi we Aisha Namawejje era bonna baatwaliddwa ku poliisi e Katwe gye bakuumirwa. Okukwata omwami n'omukyala bano, kyaddiridde...