Friday, June 12, 2020

Abakwatibwa Corona e Kyotera beeyongedde

Abakwatibwa Corona e Kyotera beeyongedde

Akulira ebyobulamu mu disitulikiti y'e Kyotera Dr. Edward Muwanga yategeezezza nti Bannayuganda 81 be baakazuulibwa e Kyotera nga Balina Corona!

Dr. Muwanga yagambye nti mu ggombolola y'e Nangoma yokka eri ku nsalo ya Uganda ne Tanzania baakazuulayo abalwadde 11, ku mwalo gw'e Kasensero baakazuulamu abalwadde 15, olwo abasigadde bazze bazuulibwa mu bitundu naddala ku nsalo e Mutukula ng'eno baazuddeyo n'omusawo omu!

Muwanga yagasseeko nti ekireetedde abantu okweyongera kivudde ku bantu abatakyagoberera kulambikibwa kw'abeebyobulamu okuli okwambala masiki, okwewala okukuhhaana, okunaaba mu ngalo, okwewala okutambula ewatali kigendererwa n'ebirala.

OMUWENDO gwa Bannayuganda
mu disitulikiti
y'e Kyotera abazuulibwa
n'ekirwadde kya Corona buli
lukya gweraliikiriza abeebyobulamu
n'aboobuyinza
mu disitulikiti y'e Kyotera ne
balaajanira abantu ababadde
balegezza ku kugoberera
amateeka agassibwawo.
Akulira ebyobulamu mu
disitulikiti y'e Kyotera Dr.
Edward Muwanga yategeezezza
nti Bannayuganda 81
be baakazuulibwa e Kyotera
nga Balina Corona!
Dr. Muwanga yagambye
nti mu ggombolola y'e
Nangoma yokka eri ku nsalo ya
Uganda ne Tanzania baakazuulayo
abalwadde 11, ku mwalo gw'e
Kasensero baakazuulamu abalwadde
15, olwo abasigadde bazze
bazuulibwa mu bitundu naddala ku
nsalo e Mutukula ng'eno baazuddeyo
n'omusawo omu!
Muwanga yagasseeko nti ekireetedde
abantu okweyongera kivudde
ku bantu abatakyagoberera

Related Posts Plugin for WordPress, Blogger...

Popular Posts