Thursday, October 8, 2020

Baleese omwoleso gw'okumutimbagano

Baleese omwoleso gw'okumutimbagano





Olw'ekirwadde kya COVID 19, omwaka guno omweleso guno tegujja kubaayo.

Kati abasuubuzi n'abalina bye bakola abayiiya basazeewo okuyita ku mutimbagano okutunda emmaali yaabwe n'okulaga abantu ebintu bye bakola.

Mu bano mwe muli aba Jude Color Solutions abaleese omwoleso gw'okumutimbagano.

Gwatandika nga October 3, okutuuka nga October 11, 2020.

Enkola eno yatandikira mu bayimbi nga bakola ebivvulu by'okumutimbagano ng'abantu banyumirwa omuziki gwabwe nga bali waka.

Related Posts Plugin for WordPress, Blogger...

Popular Posts