Ssentebe w'olukiiko olugatta Abasumba ba Eklezia olwa Uganda Episcopal Conference,
Omusumba Joseph Antony Zziwa asabye gavumenti, eyambe Eklezia ng'ekendeeza ku misolo egiteekebwa ku bintu by'ekola ebiba biyamba abantu oba okuguggyirawo
ddala.
Bp. Zziwa yagambye, nti Eklezia erina obuweereza bungi obuyamba Bannayuganda bonna
nga tesosodde mu ddiini, naye oluusi emisolo gisukka obungi ne giremesa enteekateeka ebeera eruubirirwa.
Dr. Zziwa era nga ye Musumba w'essaza lya Kiyinda Mityana okusaba Gavumenti yasinzidde mu kigo ky'e Rwanjiri mu disitulikiti y'e Kassanda bwe yabadde alambula
abalimi n'abalunzi, abayambibwako essaza lye.
Baaweebwa ente za nnusubulaaya nga ziva mu kitongole kya Eklezia ekya Caritas, ng'abamu batandise okutunda amata.
Thursday, November 5, 2020
Bp. Zziwa asabye gavumenti ku misolo egissibwa ku pulojekiti za Eklezia
Popular Posts
-
HERBERT Twine (wakati) eyakuyimbira ennyimba nga 'Saabisaanira, Sibyakyama, Ompangudde ne Siryerabira ...
-
EGGWANGA we libeeredde mu muggalo, abantu babadde ku mudido gwa bibbala ng'omwav...
-
Police in Mubende district have launched a manhunt for Khalisiti Mutatina, who is accused of stabbing to death his wife's lover, Ignitio...
-
HAJJI Abdul Kiyimba, mmeeya wa Kyengera Town Council ayogedde ku butakkaanya bwe yal...
-
EMBEERA y'akabuga Lukaya ku luguudo lwa Kampala-Masaka ekyali ya kimpoowoze okuva omuggalo gwa Corona...
-
For over the past year, Dfcu bank has received criticism for being reluctant with data security after leakage of vital information like bank...
-
In many homes around Jebel Boma county, dinner consists of bitter-tasting leaves that can be picked off the bushes outside. The leaves are...
-
ABATUUZE okuva mu byalo 10 ebikola omuluka gw'e Kasubi beeyiye mu bungi ku ssom...