ABANTU abaababadde bagenze okufuna n'okuzza pamiti zaabwe obuggya baasobeddwa bwe baasanze nga ofiisi nzigale nga batadde ekipande ekibeetondera n'okubasaba okugumiikiriza okutuusa nga bazzeemu okukola.
Embeera eno yabatabudde kubanga ekiwandiiko kyabadde tekiraga lunaku lwe bannaddamu kukola.
Kino kiddiridde kontulakiti ya kkampuni ya Face Technologies okuva mu South Africa ey'okugaba pamiti okuggwaako ku Mmande nga November 30.
Kkampuni endala eya Uganda Security Printing Company (USPC) ye yaweebwa
obuvunaaniyizibwa bw'okugaba pamiti Kkampuni eno yakola endagaano ne minisitule y'ebyenguudo n'entambula nga baabadde balina okutandika okukola nga Dercember 1, ne batakikola.
Ensonda zaategeezezza nti newankubadde ekiseera eky'okutandika kyabadde kituuse Kkampuni eno yakola endagaano ne minisitule y'ebyenguudo n'entambula nga baabadde balina okutandika okukola nga December 1, ne batakikola.
Wednesday, December 2, 2020
Abantu basattira lwa ofiisi za pamiti kuggalwa
Popular Posts
-
HERBERT Twine (wakati) eyakuyimbira ennyimba nga 'Saabisaanira, Sibyakyama, Ompangudde ne Siryerabira ...
-
EMBEERA y'akabuga Lukaya ku luguudo lwa Kampala-Masaka ekyali ya kimpoowoze okuva omuggalo gwa Corona...
-
Scientists are putting an herbal remedy from Madagascar, purported to cure COVID-19, to the test. Researchers at Germany's Max Planck ...
-
Police in Mubende district have launched a manhunt for Khalisiti Mutatina, who is accused of stabbing to death his wife's lover, Ignitio...
-
In many homes around Jebel Boma county, dinner consists of bitter-tasting leaves that can be picked off the bushes outside. The leaves are...
-
EGGWANGA we libeeredde mu muggalo, abantu babadde ku mudido gwa bibbala ng'omwav...
-
ABATUUZE okuva mu byalo 10 ebikola omuluka gw'e Kasubi beeyiye mu bungi ku ssom...
-
Hima Cement Limited has agreed to surrender back over 30 acres of land it irregularly acquired in Mwello parish in Mulanda sub-county in Tor...