
Kitalo! Can. James Lutaaya Ddungu nnannyini wa kkampuni ya Kyapambalasi era ng'asabira Busega Martyrs' s Church afudde.
Ddungu abadde amaze ebbanga nga mulwadde yeewuunyisa ensi bwe yeesimira entaana ye ng'agamba nti yeetegekera okufa.
Ddungu yafiirwa mukazi we mu June w'omwaka guno nga baakamala emyaka 60 mu bufumbo obutukuvu.