Kyagulanyi ayuugumizza ekibuga Kitgum bw'abadde agenda okukuba olukungaana lwe olwokubiri ab'ekibuga bano babadde bamulindiridde ku makubo okumulabako wakati mu mizira.