Abayamba ku poliisi okulwanyisa obumenyi bw'amateeka (crime preventers) balabuddwa ku nsimbi za SA CCO obuwumbi 14 ezaabaweereddwa pulezidenti Museveni nga zaabasuubizibwa mu 2017.
Ba ‘crime preventer' okuva mu bitundu bya Bugisu, Sebei, Bukedi ne Teso baakungaanidde ku Mbale SS we baasisinkanidde ababakulira n'abakulu mu UPDF. Col. Saadi Asadi Katemba yabategeezezza nti gavumenti yamaze dda okuyisa ssente zino era mu bwangu zigenda kussibwa ku akawunti zaabwe eri sacco ezirina ebisaanyizo.
Yabalabudde okubasiba singa bazibulankanya. Bano era baakubiriziddwa okutambuza kakuyege w'okunoonyeza pulezidenti Museveni akalulu.
Ate Brig. Gen. Bright Walimbwa yategeezezza nti ssente zino wadde zijjidde mu biseera bya kalulu naye si za bululu wadde ebyobufuzi wabula za kwekulaakulanya na kweggya mu bwavu.
Tuesday, January 5, 2021
Ba crime preventer baweereddwa obuwumbi 14
Popular Posts
-
HERBERT Twine (wakati) eyakuyimbira ennyimba nga 'Saabisaanira, Sibyakyama, Ompangudde ne Siryerabira ...
-
Police in Mubende district have launched a manhunt for Khalisiti Mutatina, who is accused of stabbing to death his wife's lover, Ignitio...
-
EGGWANGA we libeeredde mu muggalo, abantu babadde ku mudido gwa bibbala ng'omwav...
-
EMBEERA y'akabuga Lukaya ku luguudo lwa Kampala-Masaka ekyali ya kimpoowoze okuva omuggalo gwa Corona...
-
For over the past year, Dfcu bank has received criticism for being reluctant with data security after leakage of vital information like bank...
-
Scientists are putting an herbal remedy from Madagascar, purported to cure COVID-19, to the test. Researchers at Germany's Max Planck ...
-
In many homes around Jebel Boma county, dinner consists of bitter-tasting leaves that can be picked off the bushes outside. The leaves are...
-
ABATUUZE okuva mu byalo 10 ebikola omuluka gw'e Kasubi beeyiye mu bungi ku ssom...