Ensonyi mu mukwano ziviiriddeko abantu bangi okwawukana mu mukwano. Ensonyi zino zituuka n'okulowoozesa munno nti oba takuliiko ng'ate si kituufu.