Thursday, February 4, 2021

Owa NUP yeeriisizza nkuuli e Kyampisi

Owa NUP yeeriisizza nkuuli e Kyampisi

EGGOMBOLOLA y'e Kyampisi e Mukono, Jamiru Iga owa NUP yabadde akola bulungi ng'akubira wala Muhamed Kababwe owa NRM abaddeko.

Iga mu 2016 yakoma ku munaabo bwe yawangula Kababwe, kyokka obuwanguzi bwe kkooti n'ebusazaamu ku bigambibwa nti yagulirira abalonzi.

Bombi baalondedde ku Namasumbi Islamic kuba babeera ku kyalo ky'ekimu. Ono oluvannyuma yalangiriddwa ku buwanguzi.

Related Posts Plugin for WordPress, Blogger...

Popular Posts