Kitalo! Pulezidenti wa Tanzania, Dr. John Pombe Magufuli, 62 afudde. Omumyuka wa pulezidenti, Samia Suluhu yafulumizza amawulire gano.Suluhu agambye nti Magufuli afudde bulwadde bwa mutima. Ebisingawo bijja.