Naawe Osobola: Ssisinkana Joweria Nantumbwe, omukyala aliko obulemu ate nga mufumbo era nga maama w'abaana musanvu. Ono yeekoledde erinnya mu kwekulaakulaya n'okutumbula embeera y'abalala ng'ayita mu kwekozesa ng' ayita mu kubumba awamu ne bizinesi ndala.
Source