Saturday, April 17, 2021

'Drone' etomedde akatimba k'eddwaaliro e Masaka n'egoya abantu

'Drone' etomedde akatimba k'eddwaaliro e Masaka n'egoya abantu

Akabenje kano kaagudde Katwe mu kibuga Masaka okumpi n'eddwaaliro ekkulu e Masaka mmotokka bwe yeesozze akatimba k'eddwaaliro abawerako n'ebagoyagoya n'okubamenya amagulu.

Waliwo n'owa Bodaboda gwe yakutuddeko okugulu era bonna abaakoseddwa baddusiddwa mu ddwaaliro nga bataawa! 

Kaso3

Kaso1

Related Posts Plugin for WordPress, Blogger...

Popular Posts