BYA MARGRET ZALWANGO
Gibadde miranga na biwoobe mu kuziika omwoyo gw'omugenzi, Dr. Cyprian Kizito Lwanga, abadde Ssaabasumba wa Kampala.
Lwanga aziikiddwa mu ntaana ye ey'olubeerera mu lutikko e Lubaga