SSAABALABIRIZI w'Ekkanisa ya Uganda, Dr. Stephen Kazimba Mugalu asabye bannaddiini okuvaayo okukoma ku poliisi ekendeeze eryanyi erisusse mu kiseera kino ng'eggwanga lyetegekera okulonda kw'omwaka ogujja.
Kazimba yagambye nti, buvunaanyizibwa bwa bannaddiini okulyowa emyoyo n'okulaba ng'eggwanga teribeeramu butabanguko wadde abantu okuttibwa.
Okwogera bino, Kazimba yabadde atuuza abadinkoni n'abaawule mu Lutikko ya All Saints e Nakasero ku Ssande. Okusaba Kazimba yakukulembeddemu ng'ayambibwako Omulabirizi omubeezi owa Kampala Bp. Hannington Mutebi, Rec. Can. Titus Baraka ne Provost wa Lutikko y'e Nakasero Rev. Can. Rebecca Nyegenye.
Kazimba yagambye nti era buvunaanyizibwa bwa bannaddiini okukoma ku bavubuka abeekalakaasa nga boonoona ebintu nti, kizza eggwanga emabega.
Wednesday, December 9, 2020
Bannaddiini mukome ku baserikale abakola effujjo
Popular Posts
-
HERBERT Twine (wakati) eyakuyimbira ennyimba nga 'Saabisaanira, Sibyakyama, Ompangudde ne Siryerabira ...
-
EGGWANGA we libeeredde mu muggalo, abantu babadde ku mudido gwa bibbala ng'omwav...
-
Police in Mubende district have launched a manhunt for Khalisiti Mutatina, who is accused of stabbing to death his wife's lover, Ignitio...
-
HAJJI Abdul Kiyimba, mmeeya wa Kyengera Town Council ayogedde ku butakkaanya bwe yal...
-
EMBEERA y'akabuga Lukaya ku luguudo lwa Kampala-Masaka ekyali ya kimpoowoze okuva omuggalo gwa Corona...
-
For over the past year, Dfcu bank has received criticism for being reluctant with data security after leakage of vital information like bank...
-
In many homes around Jebel Boma county, dinner consists of bitter-tasting leaves that can be picked off the bushes outside. The leaves are...
-
ABATUUZE okuva mu byalo 10 ebikola omuluka gw'e Kasubi beeyiye mu bungi ku ssom...