
Bba w'omubaka Robina Ssentongo aziikiddwa olunnaku lwa leero.
Joseph Ssentongo yafudde eggulo akawungezi oluvanyuma lw'okukubwa pulesa .
Ono aziikiddwa munkola eya scientific wakati mu bakungubazi okukulumira ekitongole Kya Funeral service okubagana okuziika ku muntu waabwe.
Ssentongo afiiridde ku myaka 61 era nga aziikiddwa ku kyalo Lwankoni B mugombolola ye Lwankoni mu disitulikiti ye kyotera gyebaziika mukyalawe Robina Ssentongo