Ssentebe w'ekibiina ekigatta Abasumba mu ggwanga ekya Uganda Episcopal Conference Rt. Rev. Joseph Anthony Zziwa ne Ssaabasumba w'e Tororo Most Rev. Emmanuel Obbo banyoleddwa nnyo olw'okufiirwa Ssaabasumba w'e Tororo eyawummula James Odongo . Odongo yafudde ku makya ga leero mu ddwaaliro e Nsambya .
ENTEEKATEEKA Z'OKUZIIKA SSAABASUMBA ODONGO
ZIRI BWE ZITI;
1. Ku Ssande nga December 6, 2020 wajja kubaawo Mmisa mu Lutikko e there Lubaga ku ssaawa 9.30 ez'olweggulo.
2. Ku Mmande nga December 7, 2020 omubiri gwe gujja kutwalibwa mu Klezia ya St. Austin e Mbale ku ssaawa 9:00 ezoolweggulo.
3. Ku Lwokubiri nga December 8, 2020, wajja kubaawo Missa endala ku Klezia St. Austin Church e Mbale ku ssaawa 6:00 ez'omu ttuntu.
4. Ku Lwokubiri nga December 8, 2020 omubiri gw'omugenzi Odongo gujja kutwalibwa mu Lutikko ya Uganda Martyrs Cathedral e Tororo ku 4:00 ezolweggulo.
5. Ate ku Lwokusatu nga December 9, 2020 Mmisa y'Abakristu ejja kuyimbibwa ku Lutikko ya Uganda Martyrs Cathedral e Tororo ku ssaawa 12:00 ez'omu ttuntu n'oluvannyuma agalamizibwe wano.
Friday, December 4, 2020
Enteekateeka y'okuziika Ssaabasumba Odongo efulumye
Popular Posts
-
HERBERT Twine (wakati) eyakuyimbira ennyimba nga 'Saabisaanira, Sibyakyama, Ompangudde ne Siryerabira ...
-
EGGWANGA we libeeredde mu muggalo, abantu babadde ku mudido gwa bibbala ng'omwav...
-
HAJJI Abdul Kiyimba, mmeeya wa Kyengera Town Council ayogedde ku butakkaanya bwe yal...
-
Police in Mubende district have launched a manhunt for Khalisiti Mutatina, who is accused of stabbing to death his wife's lover, Ignitio...
-
ByaPATRICK TUMWESIGYE ne VIVIEN NAKITENDE BAMULEKWA n'abamu ku bannamwandu b...
-
For over the past year, Dfcu bank has received criticism for being reluctant with data security after leakage of vital information like bank...
-
In many homes around Jebel Boma county, dinner consists of bitter-tasting leaves that can be picked off the bushes outside. The leaves are...
-
The Chieftaincy of Military Intelligence (CMI) is investigating how the case into the murder of a senior police officer Andrew Felix Kawee...