Ekitongole ky'okubunyisa enjiri mu bulabirizi kiraze we kituuse ku mulimu gw'okuzimba ekitebe kyakyo ekya Mission House.
Ekizimbe kino ekyabalirirwa okuwemmenta obuwumbi bwa ssente 7, kiri kumpi ne Lutikko y'e Namirembe.
Rev. Samuel Muwonge, akulira ekitongole ekibuulira enjiri mu bulabirizi bwe yabadde mu kkanisa ya St. Apollo Kivebulaaya e Namasuba ku Lwomukaaga, yategeezezza Abakristaayo nti omulimu ogugenda mu maaso munene era gwetaaga obuyambi okuva mu buli muntu.
Ekizimbe kino ekya kalina kigenda kubeerako ofiisi z'ekitongole kino, awalala wabeere wa kupangisa okusobola okuggyamu ensimbi ez'okuyimirizaawo omulimu gw'okubunyisa enjiri mu bulabirizi ne mu ggwanga lyonna.
Waggulu waakyo we wagenda okukungaanirwa mu by'okusinza.
Tuesday, January 5, 2021
Entegeka z'okuzimba Mission House e Namirembe zikwajja
Popular Posts
-
HERBERT Twine (wakati) eyakuyimbira ennyimba nga 'Saabisaanira, Sibyakyama, Ompangudde ne Siryerabira ...
-
Police in Mubende district have launched a manhunt for Khalisiti Mutatina, who is accused of stabbing to death his wife's lover, Ignitio...
-
EGGWANGA we libeeredde mu muggalo, abantu babadde ku mudido gwa bibbala ng'omwav...
-
EMBEERA y'akabuga Lukaya ku luguudo lwa Kampala-Masaka ekyali ya kimpoowoze okuva omuggalo gwa Corona...
-
For over the past year, Dfcu bank has received criticism for being reluctant with data security after leakage of vital information like bank...
-
Scientists are putting an herbal remedy from Madagascar, purported to cure COVID-19, to the test. Researchers at Germany's Max Planck ...
-
In many homes around Jebel Boma county, dinner consists of bitter-tasting leaves that can be picked off the bushes outside. The leaves are...
-
ABATUUZE okuva mu byalo 10 ebikola omuluka gw'e Kasubi beeyiye mu bungi ku ssom...