Derrick Nyeko akwatidde ekibiina kya National Unity Platiform (NUP)bendera okuvuganya ku kifo ky'omubaka wa Makindye East mu Palamenti yeenyodde ne poliisi
ng'emulemesa okukuba enkungaana e Kabalagala.
Nyeko ku Ssande akawungeezi yeenyodde ne poliisi e Kabalagala ng'anoonya akalulu. Kiddiridde ekitongole ky'ebyokulonda okuyimiriza kampeyini mu bitundu bya Kampala ne disitulikiti endala olw'obulwadde bwa corona.
Nyeko yategeezezza poliisi nti yabadde takung'aanya bantu wabula atuukirira muntu ku muntu n'amusaba akalulu era aba tamenye mateeka ga byabulamu.
Poliisi yagumbuludde abantu abaabadde bakung'aanye naye ne bamukaka okudda ewuwe e Kawuku.
Tuesday, January 5, 2021
Owa NUP yeenyodde ne poliisi e Kabalagala
Popular Posts
-
HERBERT Twine (wakati) eyakuyimbira ennyimba nga 'Saabisaanira, Sibyakyama, Ompangudde ne Siryerabira ...
-
Police in Mubende district have launched a manhunt for Khalisiti Mutatina, who is accused of stabbing to death his wife's lover, Ignitio...
-
EGGWANGA we libeeredde mu muggalo, abantu babadde ku mudido gwa bibbala ng'omwav...
-
EMBEERA y'akabuga Lukaya ku luguudo lwa Kampala-Masaka ekyali ya kimpoowoze okuva omuggalo gwa Corona...
-
For over the past year, Dfcu bank has received criticism for being reluctant with data security after leakage of vital information like bank...
-
Scientists are putting an herbal remedy from Madagascar, purported to cure COVID-19, to the test. Researchers at Germany's Max Planck ...
-
In many homes around Jebel Boma county, dinner consists of bitter-tasting leaves that can be picked off the bushes outside. The leaves are...
-
ABATUUZE okuva mu byalo 10 ebikola omuluka gw'e Kasubi beeyiye mu bungi ku ssom...