Monday, April 26, 2021

Basabye Gavt. esasule nnannyini ttaka okulundirwa enkula

Basabye Gavt. esasule nnannyini ttaka okulundirwa enkula

ABAKULEMBEZE mu ggombolola y'e Nakitoma mu Nakasongola basabye gavumenti enoonye ensimbi esasule nnannyini ttaka okulundirwa enkula erisukka mayiro 17 ayagala okulitunda, kye baagambye nti kigenda kukosa ebyenfuna n'okwonoona obutonde bwensi.

Kino kiddiridde nnannyini ttaka lino Capt. Roy eyalipangisa aba Rhino Fund Uganda okwagala okusazaamu liizi n'abeekitongole ky'ebisolo ekya UWA baggyewo ensolo zino.

Ssentebe w'eggombolola y'e Nakitoma, Richard Ssennyimba yategeezezza nti ensolo zino zibadde ziyingiza ensimbi olw'abalambuzi abeeyiwayo
okuziraba, abakozi abasukka 170 abakolayo ne babawa omusolo n'abalunzi ababadde balundirayo bonna abaayimiriziddwa.

Aba UWA beddizza ffaamu eno era ne bakugira buli muntu okuyingirayo ekyatandikiddewo okusala aba loogi ne wooteeri olw'abalambuzi abatakyajja n'abakozi okudda eka ssaako abalaalo ababadde balundirayo ente ezisoba 3,000 abali mu kubundabunda.

Ssentebe Sennyimba yategeezezza nti ssinga gavumenti esasula nnannyini ttaka n'ataliguza batema miti ne basimba ebikajjo  n'okugoba ensolo zaabwe kijja kuba kitaasizza ggombolola eno.

 


Source

Bannaddiini mubeere Abasamaliya abalungi - Paul Semwogerere

Bannaddiini mubeere Abasamaliya abalungi - Paul Semwogerere

OMUSUMBA w'essaza lya Kasana Luweero, Paul Semwogerere asabye bannaddiini okubeera Abasamaliya abalungi nga basumba abantu babalambike mu makubo agajja okubaggyako ebibi sso si kubafuukira kizibu.

Asinzidde ku Klezia ya Our Lady of Lourdes Catholic Parish e Nakasongola mu kutuuza Bwanamukulu w'ekifo kino, Fr. Thomas Yiga n"okusiiga abaana omuzigo n"anenya bannaddiini ababoggokera abagoberezi n'okubeesittaza n'agamba bano tebabeera Basamaliya balungi.

Asabye abazadde okuleeta abaana bangi okufuuka Abaseminariyo okusobola okutwala mu maaso okubuulira enjiri.

Omusumba Semwogerere avumiridde n'abasajja abatafaayo kukola  kulabirira maka gaabwe, abaana n'abasaba okuwulira bakadde baabwe n'okunywerera mu masomero basobole okufuuka ab'obuvunaanyizibwa.

Oil pipeline compensation claims outnumber affected persons

The number of persons with interests on land located in the route of the East Africa Crude Oil Pipeline (EACOP) is nearly 1,000 more than the number of Project Affected Persons (PAPs), according to information available. 

According to the approved resettlement action plan, a total of 3,792 people will be compensated by the project. Of these, 3,096 people have land interests while 696 hold licensees with structures, crops, or trees growing on land owned by other persons. However, the report indicates that 3,096 PAPs with land interests hold a total of 4,038 different landowner interests in the affected areas.  

"The higher number of land interests relative to the number of PAPs with land interests reflects the fact that PAPs can own more than one affected area," the report reads in part.

This might also be tagged to the speculators that reportedly bought off several occupants of land in several in anticipation for return on investment at a time of project compensation. Ali Ssekatawa, the director, legal and corporate affairs at Petroleum Authority of Uganda (PAU) notes that the increase in the number of people with interest on land in question is due to the different land interests which overlap other ownership interests.

"In these areas, we have different land tenure systems. For instance, in many areas, you find that there is a person with a title and then another one with a kibanja. The kibanja owner might be the one directly affected but you cannot dismiss the interest of the landowner (the one with the title)," says Ssekatawa.  

Ssekatawa further says that although dual ownership of land might not be a challenge, the compensation process is set to meet stumbling blocks from areas where some pieces of land are claimed by more than one individual or several family members.  

To ensure that compensation woes don't disrupt the project timelines, the project has put in place a grievance mechanism where disputes will be handled. Ssekatawa notes that part of these will be locally based and on the high end there will be a provision of letting the disputing sides settle out from court.  

"We put a grievance mechanism which is local based [and] largely partly led by the public because they know each other, they know who is a fraud, who inherited and what. It is a grievance mechanism through certain layers - the kind of LC  for the affected people. They choose their leadership and go through the process - the last option is if they go to court. For us as government running the project, there is a process where you go to court," Ssekatawa says. 

Besides, there's also another group of people who have no recognizable legal rights or claims to the land they occupy. For instance, the report points out that 198 affected persons are expected to experience some degree of physical displacement, 36 have so far failed to adduce evidence of their claim to the land. 

29 of the said are households who are licensees in different areas along the pipeline route while 7 households are living informally in the Taala Central forest reserve.  Ssekatawa says that the decision on how to compensate people in the category is still inconclusive and might need extra consultations to have a comprising solution. 

EACOP is expected to take up 2,321 acres in 296 km of land to be covered in Uganda. The project is expected to affect 1,376 structures owned by non-institutional PAPs' including 219 residential dwelling structures; 1,157 other structures, such as grain stores, livestock kraals, latrines, and 33 incomplete structures. 

In the same development, 34 structures owned by institutions will be affected, including two classroom blocks for a nursery school in Mubende, three Church houses, and two Mosques; and 27 other structures, such as latrines, ablution blocks, fences, and bee hives. However, the report warns that the project will not compensate any development or land subdivisions carried out on the land after the cut-off dates which are set between April and May in 2019.

"Persons occupying or migrating to the project area after the cut-off date are not eligible for compensation and resettlement assistance. Similarly, fixed assets (such as structures, crops, and trees) established after the cut-off date will not be compensated for," says the report.  

Dickens Kamugisha, the executive director at Africa Institute for Energy Governance, notes that the PAPs have been put on hold not to use or develop their land for about three years now.   

Kamugisha, says although the legality of the resettlement action plan is questioned while making the final compensation tabulations, there is a need to include losses that people would have incurred as a result of not developing their land.  


Source

Sunday, April 25, 2021

▶️ BANNYABO; Abasajja mukomye olugambo

▶️ BANNYABO; Abasajja mukomye olugambo

▶️ BANNYABO; Omusajja yali akukozeeko olugambo? Owulira otya nga kibaddewo?

Moroccan born Designer dies from Covid19

By Musa Semwanga and agencies Amber Elbaz 59, who was known for his work at fashion house Lanvin from 2001 to 2015, died on Saturday in Paris, WWD reported.  Lifestyle Fashion company Richemont on Sunday confirmed the death of the designer saying the former creative director at French fashion house Lanvin had died from COVID-19. […]
Source

Dixon Bond scoops CAF Award

By Musa Ssemwanga Over the weekend, Uganda's FIFA and CAF certified security officer, Dixon Bond Okello scooped his first CAF Safety and Security Award. Breaking the good news via his Facebook page, the No-Fitina Officer posted: Thank You Almighty God. First CAF Safety and Security Award I have been voted the best Confederation of African […]
Source

Olwaleero Abasodokisi mu nsi yonna banyeenyezza amatabi

Olwaleero Abasodokisi mu nsi yonna banyeenyezza amatabi

ABASODOKISI okwetooloola Uganda beegasse ku bannaabwe mu nsi yonna okunyeenya amatabi nga bw'eri ennono y'Obukrisitaayo mu kwetegekera okujjaguza Amazuukira ga Kristo Yesu.

Ku Lutikko y'Omutukuvu Nicholas e Namungoona mu Kampala, Mmisa ekulembeddwaamu Ssaabasumba w'Eklesia y'Abasodokisi mu Uganda, Metropolitan Jonah Lwanga ng'ono asinzidde wano n'asaba gavumenti eyimbule abasibe bonna abaakwatibwa mu biseera by'okunoonya obululu baddemu okwetaayizza mu ddembe lyabwe ery'obuntu.

Abasodokisi Nga Banyeenya Amatabi E Namungoona.

Dickson Kulumba Owa Vision Group Naye Anyeenyezza Amatabi.

Abamu Ku Basodokisi Abeetabye Mu Mmisa Eno.

Kino Metropolitan Lwanga agambye nti Gavumenti bw'ebeera ekitya nga temanyi kyebanazaako kukola, etendeke abaserikale abanaasobola okubalondoola okuggyayo okutya kwerina nti baakuleeta obutabanguko mu ggwanga.

Ate mu kigo ky'Okufuusibwa kwa Yesu  ku Anoonya Orthodox Centre e Namwatulira, Degeya-Kalagala mu Luweero, Kabona waayo Rev. Fr. John Kibuuka Bbosa asabye abantu okukozesa ekiseera kino okwekwata ku Mukama ate bayige n'okutambulira mu mazima n'obwenkanya mu bye boogera n'okukola.

Mu Klesia endala nayo okusaba kugenze mu maaso nga Paasika yaakukwatibwa ku Ssande May 2,2021.

Ekizimbe kya Jenina Pub e Nansana ekitundibwa omugagga kitabudde bamulekwa

Ekizimbe kya Jenina Pub ekimanyiddwa ennyo mu Nansana kiri mu lusuubo, waliwo omugagga akyesimbyemu okukitunda.

Kino bakiwandiiseeko ebigambo ebiyita abaguzi naye ne bamulekwa nabo basitukiddemu okukirwanirira.

Ekizimbe kino kyali kya Ziba Nanyonga Hirji (Cham) eyali mukyala w'omugagga Kalim Hirji eyafa nga 2004 , nnyina w'abaana bano.

Linda Birungi Ng'alaga Abakulembeze B'ekyalo Ebiwandiiko Ebikwata Ku Kizimbe Kya Jenina Pub Omugagga Ky'ayagala Okutunda.

Abaana bano bayise abakulembeze b'ekitundu okubategeeza nga bwe bali mu bweraliikirivu olw' ekizimbe kino ekyabalekebwa nnyabwe nga bwe waliwo abakirambula nga baagala okukigula.

Baweze okufa n'omuntu anaagezaako okukitunda kubanga ebiwandiiko ebikakasa nti kyabwe babirina byonna era ensonga zino baazitwala dda ne mu kkooti okuyimiriza anageezaako okukigula.

Karuma bridge accident victims identified

Police have identified the two victims of the fuel tanker that rammed plunged into River Nile's roaring falls at Karuma bridge.

Alex Ogwal, 35, the driver of the fateful truck also a resident of Lira city, and a 21-year old pump attendant - all attached to Shine Energy fuel station plunged into the river yesterday Saturday afternoon after their vehicle's braking system failed. 

According to Jimmy Patrick Okema, the police public relations officer for the Aswa River region the duo was returning from Lira to Kampala after delivering fuel at Masindi port. 

The accident along the Gulu-Kampala highway is only the latest of a series of fatalities at the six-decade-old bridge that was constructed in the 1960s.

Eyewitnesses say the lorry, registration no. UAS 337M failed to break and sped past uncontrollably to speed past a security checkpoint at the Karuma-Arua City T-junction through the steep slopes at the bridge.

Search efforts by the integrated highway police and marine divers have been futile due to the high volumes of the roaring waters and poor equipment.

Notable past accidents at Karuma

• In 2000, a bus belonging to Gateway Transporters plunged into the River, and all 11 occupants perished.

• In Feb 2017, a cargo truck UAP 531Sfrom DRC plunged into Karuma. Occupant, Nelson Eric survived the nasty incident.

• In June 2018 Fuso truck, UAS 994Y veered off the bridge. One person was swept away by the rapid falls.

• In August 2007, a Nebbi bound tipper lorry registration number UAE 037D carrying 12 people, lost control and plunged into the fall. A vendor died while 11 people jumped off and sustained severe injuries. 


Source
Related Posts Plugin for WordPress, Blogger...

Popular Posts